SAGALA
KUSUBWA - KABSKY KYZE
LYRICS
INTRO>,
Nengeza nkusubwa eyange basime ndayila [Kabsky
Music]
gwe manya omutima gwakusiima [-Unusual]
VERSE
1;
Ela njagala manye wotoba
omutima gubeela gukunsaba
nkusubiza okwagala
ela ndayila sirikuliisa ntula
nze ndi muyonta mu love kyoka gwe nsulo
wesebaka gwe ambuza oturo, baibe
ela gwe pilo basajja bakulwanila wafuuka kattilo
CHORUS
Sagala kusubwa
I don' wanna lose you Naawe
sagala kusubwa
Naye omutima ogulumya 2x
VERSE
2;
Onkoze binji nensilika
Nga ndowoza olikyuusa mu nkolayo
nalifunye Gap nemmyansa
naye omutima wassa mu nsawo yo
Newenegaganula nti nno nsibe llo
mpuzika ndi eyo ku side yo
ku WhatsApp nkumyutinga nenkujayo
kuba otimba balala nze wanvaako
Mmmmmh Yade weyita love hater
kyoka olina atraction center ahh
ba guy babula kwetta
ab'obugaali bweppo ne Range rover
CHORUS
Sagala kusubwa
I don' wanna lose you Naawe
sagala kusubwa
Naye omutima ogulumya 2x
.VERSE 3;
Bu message mbusindika you bluetick
N'oreplynga when you want
nodamu ela in the way you want
yogeza mazima nkimanye you don't want
Sso tosilika kudda mukulumya heart
Eno love yo mu cinema
jenina ekibanda tokifuluma
guno gubumbujja nsaba toguzikiza
guwe support olabe wegufukumuka
njagala obeele Namaka
Vva mu kamooli admi tebimusanyusa
CHORUS
Sagala kusubwa
I don' wanna lose you Naawe
sagala kusubwa
Naye omutima ogulumya 2x
[AUDIO GARAGE]
OUTRO;
Newenegaganula nti nno nsibe llo
mpuzika ndi eyo ku side yo
ku WhatsApp nkumyutinga nenkujayo
kuba otimba balala nze wanvaako