MPA OWANGE LYRICS:
[Intro]
Aaaah
Mmmmnh
Unusual
Tarararara aah
[Verse 1]
Mukama nkusaba gwewantondera
Bwaaba nga jaali
Bwooba nga tewantonda bonaabona
Nze Buli gwenfuna
Bwatabaako nyiniye
Wayita Mbale ela nga yekyanga
So nga Bambi Siri musobya
Nga nayagadde njagalira Ddala
Ebyekiyaaye nze sibyenkola
Love Nina kikompola
Ayi Mukama nkulopera aah
Byebankoze sibilunji
Sifunye kusasirwa aah
Love nfuna bikwangala
Ajja ng'omwesigwa
Olumala Omutima agukwagula aah
Iyeeeeeh Eh
Oba nonda bubi ekyo kyesimanyi
Nga mbuuka Luwaanyi
Nembukila ebisaniide abalwaanyi
Iyaaaah
[Chorus]
Mukama nange mpa owange
(Nange bampe)
Kinkolere omponye abayaaye
(Nsaba bampe)
Bambi mpa owange eeh
(Nange bampe)
Gwe Kinkolere omponye abayaaye eeh
(Nsaba bampe)
[Verse 2]
Mbonelede mu love eno eeh
Binji byebankoze nga naye nsirika
Mpaabe wani
Bano tebalina kisa
Emitima bajiwogola
Baleka mu maziga namilanga
Mu kwagala batekamu amagezi nga manji
Nga nawolovu bakyuusa ne color nga nyinji
Aaaah
Naye bano tubakoze tutya
Kuba love bajonoonye
Baagala ffe tugendewa
Aaaah
Ayi Mukama nkulopera aah
Byebankoze sibilunji
Sifunye kusasirwa aah
Iyeeeh
Love nfuna bikwangala
Ajja ng'omwesigwa
Olumala Omutima agukwagula aah
Iyeeeeeh
[Chorus]
Mukama nange mpa owange
(Nange bampe)
Kinkolere omponye abayaaye
(Nsaba bampe)
Bambi mpa owange eeh
(Nange bampe)
Gwe Kinkolere omponye abayaaye eeh
(Nsaba bampe)
[Verse 3]
Mukama nange mpa Owange
Nga Bobi bwewamuwa nga tamaze kubukanga segenge
Mu Bulamu bwange ayi Taata
Mbulamu omuntu
Oyo gwewantondera atandeke kudaaga
Nange bampe
Buli lukya nenkabiranga pillow
(Nsaba bampe)
Bitandika tunyumirwa
Bandeka mu kattilo
(Nange bampe)
Tebandabamu mugaso
Bantwaala nga kasasiro
(Nsaba bampe)
Bambi nkusa mpa
Gwe kamala byonna
Aaaah
Nange mpa Owange
(Nange bampe)
Omponye abayaaye
(Nsaba bampe)
Bambi mpa Owange
Omponye abayaaye
(Nsaba bampe