Picha
– Pinky ft Grenade Official Lyrics
Intro
Kayemba
Kayemba,
Toyimba
akayimba ka munno
Kayemba
Kayemba,
Toyimba
akayimba ka munno
Verse
I
Oli
ddagala lya muti muka muka muka
Ovumula
binnuma ne ncamuka
Wanzigyako
ebinzitoya ne mpewuka
Ssikutereka
mu mutima notoloka
Nkwagala
buteerekerayo na bbidi
Bwoba
omanyi kyoyagala vva mu ssudi
Ntaawa
lwa mukwano gwo tombuuza kiki
Okwata
ngayesa mpiki ku mpiki
Kakkana
tuula ngibonge embaati
Ssikuvugamu
mba nfa ki?
Nakasimu
ggyako sweet heart
Tube
ngabalinnye ebbaati
Chorus
Cha,
cha,
Tubakubye
picha
Kekitandise
kiggwa kitya?
Bwe
cha, cha,
Nze
onkupya picha
Kubanga
nomutima kyatika
Cha,
cha,
Tubakubye
picha
Kekitandise
kiggwa kitya?
Bwe
cha, cha,
Nze
onkupya picha
Kubanga
nomutima kyatika
Verse
II
Hmm
mba bubi bwotaba fine
Nfubako
okukola sign
Luwombo
lwomukwano dine
Byonna
obikola what should I need?
(What
a guy!)
Ngoggyeko
gwe enjuba mu nkuba
Omu
ati anjagaza ekkula
Wooli
teba bulamu bunnuma
Bwokumba
mutima gwonsuma
Chorus
Cha,
cha,
Tubakubye
picha
Kekitandise
kiggwa kitya?
Bwe
cha, cha,
Nze
onkupya picha
Kubanga
nomutima kyatika
Cha,
cha,
Tubakubye
picha
Kekitandise
kiggwa kitya?
Bwe
cha, cha,
Nze
onkupya picha
Kubanga
nomutima kyatika
Verse
III
Guno
gukuba ntaga yadde sinnavaako
Mukwano
gwo tegunyuma kuvaako
Gunnuma
gunkuba ngalina omusango
Ogwange
tegumanyi muzannyo
Kayemba
Kayemba,
Toyimba
akayimba ka munno
Kayemba
Kayemba,
Toyimba
akayimba ka munno
Ngoggyeko
gwe enjuba mu nkuba
Omu
ati anjagaza ekkula
Wooli
teba bulamu bunnuma
Bwokumba
mutima gwonsuma
Kakkana
tuula ngibonge embaati
Ssikuvugamu
mba nfa ki?
Nakasimu
ggyako sweet heart
Tube
ngabalinnye ebbaati
Chorus
Cha,
cha,
Tubakubye
picha
Kekitandise
kiggwa kitya?
Bwe
cha, cha,
Nze
onkupya picha
Kubanga
nomutima kyatika
Cha,
cha,
Tubakubye
picha
Kekitandise
kiggwa kitya?
Bwe
cha, cha,
Nze
onkupya picha
Kubanga
nomutima kyatika