Oliwa By Carol Nantongo
Intro
Oliwa oliwa?
Oh my baby where you are?
Oliwa oliwa?
Oh my baby where you are?
Nessim Pan Production
Verse I
Gwe ate nze atali machine
Nemyaka mito miteen
Wabaawo ekibanja
Kyokka ngokimanyi gwe abireeta
Ekimbunya amasuuka
My babe gwe abireeta
Jangu ondabe ntaawa
I wanna see you
Chorus
Ntidde nnyo leero
Enju eringa erimu omuntu
Bwotajje leero
Ntuuse okwekola ekintu
Oliwa oliwa?
Oh my baby where you are?
Oliwa oliwa?
Oh my baby where you are?
Verse II
Okunsanga nobutansanga
Gyonaviira ebweru weggwanga
Wayigira wa ebintu by’okulumya?
Ndowooza olaba bulijjo byeggamba
Ondowoozesa nnyo nontabula obwongo
Oba wankola ki ekyo nonteeka mu circle!
Buli lukya nkutaawa
Wootali mpulira eno ebikoona
Ssikulimba nkugamba
Ojje osibeko eno amakanda
Chorus
Ntidde nnyo leero
Enju eringa erimu omuntu
Bwotajje leero
Ntuuse okwekola ekintu
Oliwa oliwa?
Oh my baby where you are?
Oliwa oliwa?
Oh my baby where you are?
Verse III
Babe teekawo embeera
Aah teekawo embeera
Kuba nninze nnyo
Oba nkunyiizizza onsonyiwe
Oliwaaaaa?
Otuuse waaaaa?
Okunsanga nobutansanga
Gyonaviira ebweru weggwanga
Wayigira wa ebintu byokulumya?
Ndowooza olaba bulijjo byeggamba
Chorus
Ntidde nnyo leero
Enju eringa erimu omuntu
Bwotajje leero
Ntuuse okwekola ekintu
Oliwa oliwa?
Oh my baby where you are?
Oliwa oliwa?
Oh my baby where you are?
Ntidde nnyo leero
Enju eringa erimu omuntu
Bwotajje leero
Ntuuse okwekola ekintu
Oliwa oliwa?
Oh my baby where you are?
Oliwa oliwa?
Oh my baby where you are?
Outro
Oliwa oliwa?
Oh my baby where you are?
Oliwa oliwa?
Oh my baby where you are?