Maria Mariam (MVM)
Maria Mariam
Olimanyi oli bunafu bwange Mariam eh
Kankuwe guno omutima gwange
Nsaba tonvamu eh
Ebizibu leka biletewo barrier,
Ndiwo kubisitula mbere your carrier
Nkusaba onesige eh oh oh
Mariam olimu obulamu
Kankuwe ofuge ehh
Onfugwe omutima gwange iye eh eh
Nzijukira nakusaba date
Saki makinga natukawo late
Obwongo nebwesiba owa bet
Gwebakubye ensimbi nga asibidwa mu cage
Samanya nti oli believinga
Bwendikuwa love oli gi tick’nga Ehh
MARIA MARIAM
MARIA MARIAM
Hmm ehh omulunji nsubiza nakukwagala
Omutima gwange teguli kwevuma
Katonda gwenkukwasa mariam
Paka bwebulikya nenkuwasa mubulamu
Lwenakulaba mukwano
Namanyilawo nti olibera wange
Nze nakilaba mumaso nemanyilawo oh o
Nzijukira nakusaba date
Saki makinga natukawo late
Obwongo nebwesiba owa bet
Gwebakubye ensimbi
Nga asibidwa mu cage
Samanya nti oli believinga
Bwendikuwa love oli gi tickinga Ehh
MARIA MARIAM
MARIA MARIAM
Olimanyi oli bunafu bwange Mariam eh
Kankuwe guno omutima gwange
Nsaba tonvamu eh