naye nawe ofude mulalu..........
naye nawe onsude nedalu...... Pakiiiiiiii
Ondetera nemize, onjogeza byenamize, ontunuza
ndali ndali ntuleko awo wotude
Batuletere buffe, njagala tudigide nga byoyagala
byenjagala njagala tunyumirwe
Reggeaton, back it on, marathon...mad tune
Nkufunire visa visa tugendeko eyo mu Maldives
Onfumbire eminwe, nkukubirenge obude, love
Kanyama bwekukwata esinga negulu
Sikyabuuza nti oba ani asinga, kuba obulungi
bwendabye nsima
nze obuzibu bwenina nti mu love mpunga, era
bw'ondwisa muli eba ensiwa
Kati nsazewo, nsazewo ngoberela mwagalwa!
ngoberela lover....naye nga ampalula
buwaluzi....eeh
Chorus x2
Like I mean it.......love enfude mulalu
Like I mean it......love entade mu kati
Like I mean it......nawe ompalula bubi
Like I mean it......mazima onfude mulalu
onfude mulalu x2...........naye nawe ofude
mulalu
onsude nedalu x2..........naye nawe onsude
nedalu
Mubyomukwano ndi better, nebwonsika nga butida,
ndayira kimu teri akufananananana
Chocolate mu butter, njakuwa buli lukya, yenze
kawonawo aze okukwanananana
laba ekiwato kyomenya, kilimu ebyalema bali,
sikyuusa kalibe esasi, ndyepena likube ebali
Sikyabuuza nti oba ani asinga, kuba obulungi
bwendabye nsima
nze obuzibu bwenina nti mu love mpunga, era
bw'ondwisa muli eba ensiwa
Kati nsazewo, nsazewo ngoberela
mwagalwa!.....eeeeh
Chorus x2
Like I mean it.......love enfude mulalu
Like I mean it......love entade mu kati
Like I mean it......nawe ompalula bubi
Like I mean it......mazima onfude mulalu
onfude mulalu x2...........naye nawe ofude
mulalu
onsude nedalu x2..........naye nawe onsude
nedalu
Reggeaton, back it on, marathon...mad tune
Nkufunire visa visa tugendeko eyo mu Maldives
Onfumbire eminwe, nkukubirenge obude, love
Kanyama bwekukwata esinga negulu
Chorus x2
Like I mean it.......love enfude mulalu
Like I mean it......love entade mu kati
Like I mean it......nawe ompalula bubi
Like I mean it......mazima onfude mulalu
oh gosh its Sun Records
LABEL MUSIC.....ABEX RYMES DA HITMAKER