Lyrics : Love Commissioner ft. David Lutalo - Rema Namakula
intro:
onno ye love commissioner
David Lutalo na Rema
Ani oyo akonkona akonkona ( yaled..) ...awakana
mubyebeeyi onsingira American dollar..
kyovva olaaba nkutunuulira nenemoola..
eeh
tobatya nga abajja bakanga nkuliko ku kiddo..
nkulaaba Munda nenekanga ondi kuli ku Looo .ee
Nonya nakiffo wendikuteeka nkusibeeko Olugo ..iyee
Onno ye love commissioner ..eeh eh
yanvunamya...
Ani oyo akonkona akonkona .baby
Awogaana ..ehh
Alali ŋenda kufuŋana oyo amunemya
Bwoba ŋonjagala
kidemu baby you do
(iyee nkwagala)
bonna batulire
bakimanye ntino Wendi
(iyee nkwagala )
Nti tonaba
okyampa omukwano betuge...
(iyee nkwagala )
kyensaba ,
twongeremu ebuggumu babiikeee
(iyee nkwagala )eeh iyee
Say Noo..
nga waliwo abakutigatiga
baby give me some more
love yo nze sigikuta
alikukwatako afudde
nditunga abakwepikiira ebbene
kalube Lumbe oba mubwavu
ndiguma netuyambala enkette
kubanga nkwagala
i know you love me too..
nkukubire Ku madinda
oba nkube embuttu..
(sabula anything)
kituffu nkumatila
this love is truee...ummm
kale munsibe oba kivve onno okuba owange
temukaaba musirike
nandimubazise lwakuba aganye
Bwoba ŋonjagala
kidemu baby you do
(iyee nkwagala)
bonna batulire
bakimanye ntino Wendi
(iyee nkwagala )
Nti tonaba
okyampa omukwano betuge...
(iyee nkwagala )
kyensaba ,
twongeremu ebuggumu babiikeee
(iyee nkwagala )eeh iyee
Bali balowooza kabadi ko
nti kabadi ko
ng'emitwe gibagamba I will let you go
nga gibagamba i will let you go
yegwe wangozagoza sivatigo
gwe wangozagoza sivatigo
leka nenkuyimbiramu nakayimba
my baby
ndaaba olina n'akabina kaneene kanyeenye eh eh
Le Le Le Le Le Le Le Le Le
Le Le Le Le Le Le Le Le Le
(nyimbiramu ko nawe)
Le Le Le Le Le Le Le Le Le
(my baby sing again )
Le Le Le Le Le Le Le Le Le
mpulira emirembe Munda muli
onyize emeeme
mponye okugwilaana
nebifiise okulya emembe
omukwano ogwa Color ye kivubu
oba ogw'enkonŋe
Onno ye love commissioner..eeh eh
yanvunamya...oh baby
Ani oyo akonkona akonkona eh ehe
Awogaana ..ehh
Alali ŋenda kufuŋana oyo amunemya