Give them a ridim en hero figure
Give them a ridim ono Omuzziranyonnyi
Give them a ridim en hero figure
Give them a ridim and shut them bad
Kankube ebigomabino nayizze amateera
Mw'ababadde bambigula kakano akapera
Endongo gyenkuba sirimba emenya mubizimbe
Mwemwantumye mbakyalire
Gyenvudde eno eradde
Bbakadde twolekedde
Bibino ebidongo nze ebimpisa omudongo
Ekanvaayo kunsiri bandabako mu bunyonyi
Bwenetegereza sikyayawulano namukadde.
Tugende tugende
Tugende mu kidongo
Tugende tugende
Tunyenye ku migongo
Tugende tugende
Kano nkubye kalango
Tugende tugende
Tugende mu kidongo
Tugende tugende
Tunyenye ku migongo
Tugende tugende
Kano nkubye kalango
Amataala gansuuseeko gandase ebinywanso
Tewetezereza Mwana bwanyiga omukadde
Okubisizza okubisizza
Ondabisizza ondabisizza
Laba ono bwajjangwira mu byokunywa
Anti kubinuka massejjere
Ssalongo na balongo
Nze nakikuba vvawo lino siddogo
Obulamu bwekidongo bugenda nabirungo
Tugende tugende
Tugende mu kidongo
Tugende tugende
Tunyenye ku migongo
Tugende tugende
Kano nkubye kalango
Obulamu bw'omuzziki buweta miggongo
N'omulema afuba olw'okuba ekidongo
Afande okumwenya agomaanyi ssongo
Kano katune kidongo sikadongo
Hero figure highland no matter we give no way
Find me the ridim and get me the way
With hero figure highland get never wonder
Get me the mental and get me the mice
Dice we shut them and sunda
Dice we shut them sunda
Just say hmmmmmmmmmmmmmm
Just say hmmmmmmmmmmmmmm
Tugende tugende
Tugende mu kidongo
Tugende tugende
Tunyenye ku migongo
Tugende tugende
Kano nkubye kalango