Intro
Warren is a Professor
Acidic Vokoz the Lyrical boy
Verse I
Singa president Nina bwemuyita,
Nalisabye ku security nebankuma
Hunie,
Oba singa ndi mukwano gwa Kabaka,
Nampaku kutaaka mukwano nenkuzimbila
Olubili mwenkukumila
Hook
Obwo obulungi bwo nze Siri safe,
Walai Siri safe
Eno agayaye gasibye emitaafu,
Bagala kutukola bikyamu.
Chorus
Mumutiima gwo mpa ekifo ekisooka,
Nze mpa ekifo ekisooka
Njagala just nga nze gwososa
Nemubizibu ebikanga
Mumutiima gwo mpa ekifo ekisooka,
Bambi mpa ekifo ekisooka
Njagala just nga nze gwososa
Nemubizibu ebikanga
Verse II
Njafukamila mumaso gamumakama,
Nkuteke mumikono gye mukama
Njakulwana nabo abatwekyika
Abagala okutulemesa apaana
Buli kimu nebakisatula,
Byenakukweka babikwekula
Bagala kimu kukwediza
Nze ondeke wanno nga banjeeya
Hook
Obwo obulungi bwo nze Siri safe,
Walai Siri safe
Eno agayaye gasibye emitaafu,
Bagala kutukola bikyamu.
Chorus
Mumutiima gwo mpa ekifo ekisooka,
Nze mpa ekifo ekisooka
Njagala just nga nze gwososa
Nemubizibu ebikanga
Mumutiima gwo mpa ekifo ekisooka,
Bambi mpa ekifo ekisooka
Njagala just nga nze gwososa
Nemubizibu ebikanga
Verse III
Singa president Nina bwemuyita,
Nalisabye ku security nebankuma
Baby,
Oba singa ndi mukwano gwa Kabaka,
Nampaka kutaaka mukwano nenkuzimbila
Olubili mwenkukumila
Hook
Obwo obulungi bwo nze Siri safe,
Walai Siri safe
Eno agayaye gasibye emitaafu,
Bagala kutukola bikyamu.
Chorus
Mumutiima gwo mpa ekifo ekisooka,
Nze mpa ekifo ekisooka
Njagala just nga nze gwososa
Nemubizibu ebikanga
Mumutiima gwo mpa ekifo ekisooka,
Bambi mpa ekifo ekisooka
Njagala just nga nze gwososa
Nemubizibu ebikanga
Outro
Warren Professor