Mpaka Sound Dis
Selecta Jeff , Ugaboys tell me so mmmh
Bwenafuna ku salary
Njakulumba ebbaala
Njagala mpomerwe ekyenge
Njakujooga ku kaalo
chh ugaboy sooo
Bwentyo bwentyo nze bwenkola
Ssente zange zange ate sewola
Byana bimpita baby bwembiwa
Hennessy Fanta Fanta nga bwengula
Soo, njagala ku poppinga wine
Just kunnerabiza ex
Ku takinga risk
Bwekigaana nga ndatinga bestie
Champion nzannyamu ku kindandali
Gampe ndabye baby bedroom bully
Mumpi alinamu namasandali
Mileage ku wallet ye akwagale
Bwenafuna ku salary
Njakulumba ebbaala
Njagala mpomerwe ekyenge
Njakujooga ku kaalo
Wali omanyi nti ndifa bwondeka
Wali omanyi siwona
Wali omanyi nti ndifa lwa njaga -lwa njaga
Mukwano nakwesonyiwa
Nawe wannesonyiwa ahaa haa haa
Bwentyo bwentyo nze bwenkola
Ssente zange zange ate sewola
Byana bimpita baby bwembiwa
Hennessy Fanta Fanta nga bwengula
Soo, njagala ku poppinga wine
Just kunnerabiza ex
Ku takinga risk
Bwekigaana nga ndatinga bestie
Champion nzannyamu ku kindandali
Gampe ndabye baby bedroom bully
Mumpi alinamu namasandali
Mileage ku wallet ye akwagale
Bwenafuna ku salary
Njakulumba ebbaala
Njagala mpomerwe ekyenge
Njakujooga ku kaalo
Bwenafuna
ku salary
Kwataaaaaa
Njakulumba ebbaala