Eellee... Madaala ga love tulinya twetuuse
ProsperMusic
Ayee.. Masanyu Masanyu tu kumbe twetuuse Saki.
Verse.
Waliwo byonkolera Waliwo byokola baby
Nebindobesa
Mutima Negusanyalala Olwo Nange amapenzigo
bwentyo nempagala siri lekera byakuwaana wadda oluusi wabingaana.
Siri lekera bya kusuuta munno anyumirwa
toleekana,
Nkuute chalk mpandika love leka
enyumire omwana silimymuvako nyumya byange kyokka mpulira ogaana,
Chorse.
Tukikuba paka nkya obulamu bunyuma kyakyanka.....
(Paka Nkya)
Tukikuba paka nkya kubanga landlord
tabanja....
(paka Nkya)
verse.
Tukikuba paka nkya nsubuza siri kugalabanja,
Dollar shilling oba mafalanga katuzirye olwaleero ku kyakyankya
Ebirooto byange naawe tubiteekemu Essala
akulembere tugoberere gaba masanyu ssi kaaba,
You know know obasinga ommeza ekyeejo nno,
You know know tosangika nkigambyeko kwoono.
Hook
Tukikuba paka nkya obulamu bunyuma
kyakyanka
(Paka Nkya)
Tukikuba paka nkya kubanga landlord tabanja
(paka Nkya)
Verse.
Ebirooto byange naawe tubiteekemu Essala.
Ankulembere tugoberere gaba masanyu ssi kaaba,
Waliwo byonkolera Waliwo byokole baby
Nebindobesa mutima Negusanyalala Olwo Nange amapenzigo bwentyo nempagala
Siri lekera byakuwaana wadda oluusi wabingaana
Siri lekera bya kusuuta munno anyumirwa
toleekana
Hook
Tukikuba paka nkya obulamu bunyuma kyakyanka
(Paka Nkya)
Tukikuba paka Nkya kubanga landlord tabanja
(Paka Nkya)