Intro
From this moment,
Your officially my babe
Without you am nobody..
Eiy nobody
VerseI
Nsisinkanye banji naye nga tebesigika
Ekigambo bulungi yegwe gweki meaninga
Nze ssirikyuusa mu langi Kubanga ssi fakinga
Mukwano checkinga beibe
Nzuuno zoominga
Uhmm
Twaala ntwaala (Tonkomyawo)
Eyo jofeelinga nga bwetunaaba eyo
Oli wa ddembe okola ekyeejo ooh
Ntwaala ntwaala (Tonkomyaawo)
Tetukyeekweka,
Okuvva nolwaleero kifuuse Official
Chorus
Official kifuuse official
Official kifuuse official
Gaali maanyi ga mukwano gegansika
Jenali mubirooto jewanzija
Kisasi kimu mundu jennina
(kifuuse official)
Yade walaba abaggaga tewandeka
Tuyise namubingi gwe noguma
Maziga gewakaaba ngasangula leero
(kifuuse official)
Verse II
Tubawe ogwokulekaana
Kubanga gwebasigaliza okola
Mpozi nga ndi muntaana
mubyooba totebereza kwekuta
Ye nga Bingi byonkolera,
Naalibade nkusiima ntya
Nzikiriza nku markinge beibe
Ofuuse wange ndi wuwo
Ssikyaali single ndi bibyo
Kensazeewo ooh
Ndi wa ddembe nokola efujjo ooh
Yonna yonna ntwaala
(Tonkomyaawo)
Tetukyekwekaaa aaah
Okuvva nolwaleero kifuuse official
Chorus
Official kifuuse official
Official kifuuse official
Gaali maanyi ga mukwano gegansika
Jenali mubirooto jewanzija
Kisasi kimu mundu jennina
(kifuuse official)
Yade walaba abaggaga tewandeka
Tuyise namubingi gwe noguma
Maziga gewakaaba ngasangula leero
(kifuuse official)
Last part
Music
(Victor Ruz Music Spiritual Vybez /Laments)
A Jinja Boy
Svwe legid
Beats By Retro Records Studios
Produced By Victor Ruz & One Blessing
Written By Victor Ruz