Ono Amos Lovinz
Bulamu Mutuba Events
Shooo
(Nessim pan Production)
Okuva edda, nasaba mukama obeere wange
Akugobeko abalebesi, abazunga
ng'enjuki kubuli kimuli ekinyilira
Mbulwa otulo nenemwa okwebaka,
ngandowooza gwe
Nze nebwonkebera okuva mubigere paka
mubwongo
Muno, oh mulimu gwe
I cannot resit it, your love iko tamu
tamu
Eringa gum, wekutte temala gatawo
Nebuuza, birungo byokozesa okufumba
love yo okuwomerera eti
Olulozaako oti katono anti nenkya
okomawo
Love yo nze kyenkola, mubisi gwa njuki
Eheee heee mmmh
You turn me on, you turn me on
Nze ndi kudobo olwa love yo (eeeh)
Buli kyange kikyo kyona
You turn me on, you turn me on
Nze ndi kudobo olwa love yo baibe
(aah)
Buli kyange kikyo kyona
Ayi ayi
kabadi ki ako kokola
Nonyonyogera nga tonkuteeko
Masanyalaze gankuba negampitamu paka
eno mubwongo
Muli mba nyumirwa buli lwontunulira,
ndeka nebyendiko
Si kuka color ko, akaaka ng'enjuba
mazima wasukawo
Nkusaba webaze mukama kubanga
yakuweesa ebiri
Bano banno bazungira mubizigo, ntino
banoonya bulunji
Singa omanyi, ng'omanyi, how i feel
inside
I'm addicted to you, gwe weka, gwe
weka
My baibe, eeehe
You turn me on, you turn me on
Nze ndi kudobo olwa love yo (eeeh)
Buli kyange kikyo kyona
You turn me on, you turn me on
Nze ndi kudobo olwa love yo baibe
(aah)
Buli kyange kikyo kyona
Nebuuza, birungo byokozesa okufumba
love yo okuwomerera eti
Olulozaako oti katono anti nenkya
okomawo
Singa omanyi, ng'omanyi, how i feel
inside
I'm addicted to you, gwe weka, gwe
weka
My baibe, eeehe
You turn me on, you turn me on
Nze ndi kudobo olwa love yo (eeeh)
Buli kyange kikyo kyona
You turn me on, you turn me on
Nze ndi kudobo olwa love yo baibe
(aah)
Buli kyange kikyo kyona
nze ndi ku ddobo, ndi ddobo (aah)