IntroMudraNessim PanVinkaNessim Pan ProductionVerse I - VinkaKati mbuulira bye mbeera nkolaNkyayisa ebikusumbuwaLeka nnyumise ebyali byalemaKansuubire ssikusumbuweTonsangeko wadde n’ebbalaGuno omukwano nze ngwesigaBridgeNg’omukwano gunoNg’omukwano gunoBabe laavu enoBabe laavu enoNg’omukwano gunoNg’omukwano guno nfaBabe laavu enoBabe laavu eno oh oohChorusWabula kimuli kyangeNgya kwagala mpite we ntuukaKimuli kyangeSsiikugabanenga ne bwe ndwalaKimuli kyangeNgya kwagala mpite we ntuukaKimuli kyangeSembera mpunye ku kaloosaVerse II - MudraEbisenge by’omutima gwoNjagala bibe nga byetaayaKuba omutima gwangeWano mpulira nnyo nga nkwetaagaOli muzibu nnyo okusangaOyakaayaka nga ttaalaOnkuumira mu ssanyu babeNdaba twesaanaBridgeNg’omukwano gunoNg’omukwano gunoBabe laavu enoBabe laavu enoNg’omukwano gunoNg’omukwano guno nfaBabe laavu enoBabe laavu eno oh oohChorusWabula kimuli kyangeNgya kwagala mpite we ntuukaKimuli kyangeSsiikugabanenga ne bwe ndwalaKimuli kyangeNgya kwagala mpite we ntuukaKimuli kyangeSembera mpunye ku kaloosaVerse IIIAh see the boy dem pretty, pretty, prettyPretty, pretty, prettyAh see mi boy dem pretty, sweetie, prettySweetie, pretty, prettyBaby if am in love am into youKyengamba darling am into youPreserve the words as I come to youNkugambye laavu lino ddogoNaye mbuuza owaayeOlijja gyendiba nga nkuyise gwe owaaye?Onnyambanga bwe nkuyitaChorusWabula kimuli kyange(eeh eeh)Ngya kwagala mpite we ntuuka(babe)Kimuli kyange(kimuli kyange eeh)Ssiikugabanenga ne bwe ndwalaKimuli kyange(Nessim Pan)Ngya kwagala mpite we ntuukaKimuli kyange(eeh eeh)Sembera mpunye ku kaloosaAnyone fi di mention na na na
Share & Download Strictly Ugandan Music
Download & Share Strictly Ugandan Music
Ugamusic is a FREE Ugandan music sharing platform for artists, DJs, and fans.
- By Climate
- 27 November, 2021
- 1524 Views