Lyrics:
Intro:
Onoonya Omuntu ali compatible
Akwagale mu ngeri eri compatible
Oli lucky nze gwofunye untraceable oh
Nze omusajja gwofunye bampita #BLESSING
Cofix Producer akoze recording
Entegeka zange kukuwa everything
Ssinyumirwa bya cheating
Chorus:
Bwoba onoonya fine love yo
Oseekinga fine love yo
Yenze Alina fine love yo
Fine love yo
Omissinga fulltime love
Osearchinga awesome love
Yenze Alina fine love yo
Fine love yo
Verse 1:
Akaliba akendo okalaba ku mukonda
Yye kki kyotanjogeze dear
Onoonyezza nange nnoonyezza ffe twabulwa
Ba partner abasaana okwagalwa
Laba twesanze teri kinatulemesa
Ekirireetera omukwano okunafuwa
Anyway, nze ssiri kugattika
Kubanga kyategekerwa
Buli omu yatonderwa omu
Omukwano gwaffe tuguteeke mu bank
Tugukweeke wala ku abo abaneepanka
Tusabe Katonda atuyambe
atukuume nze naawe atugatte
Ggwe onyige ebiwundu byange
Nange nsangule amaziga go ggwe
Baby, nkusaba busabi don't hurt me
Verse 2:
Muwala, wekwasaganya otya
weguba mukwano okyankalanya Ani
Eyo figure okankanya n'ani
Yye okyakala n'ani
Baby, ndi omusajja omulungi
Esente nninamu ku borsche
Ewaffe Teri ba kifeesi
Yadde abateesi nno
Eyo love nnina
Enziga nnina
Omukyala gwessirina
Kensanze ggwe teri kyessirina
Nze omusajja owuwo wekka untouchable
Avuga emmotoka eziriko convertible
Ng'obulamu bwetubeeramu comfortable Oh
Verse 3:
Onoonya omuntu ali compatible
Akwagale mu ngeri eri tangible
Oli lucky nze gwofunye untraceable ohh
Oseekinga timeless love
Osearchinga painless love
Njagala mbe bodyguard wo
Oyo omwagalwa wo Bambi
Gwofunye y'omutuufu
Abakyamu kibalumye nnyo laba banyiivu
Tobafaako Kuba oliku kituufu
Kyuukamu oti oli kasuffu
Kati konsanze ozudde bulamu
Nnina love nze nga ndi mulamu
Ssirikujuza nga nkyali mulamu hmm
Kati tuli kimu
Nze bennali nnina baali bambonyabonya
Naye ggwe kenkusanze wamponyezza abantulugunya
Kuba ggwe asingayo
Wabasookayo
Nnina love yo nnyinji era ntoko