LYRICS:
Intro:
Unusual
Clark
Kabsky Music
Verse
1:
Nandyelabude Mangu
Naye love telaba
Yankumila ddala
Eli mu kizikiza
N'emimwa n'egisiba
Nga sidamu kufuguma
Okumanya najogebwa
Nga dear nebwavuma
Nga binsesa
Nenzila mu kuweneka
Kumbe antwaala
Nga ddole ye jazanyisa
Chorus:
Love wajigalabanja
You took it for granted
Bonaabona
Nange Emabega Silida
Tolidamu kunfuna
Bonaabona 2x
Verse 2:
Naye abantu nga mwelabira
Nzijukila wangamba sikusanila
Ebibibyo binji byenagumila
Ela nakakasa omukwano guziba
Nalinga eyalogebwa
Nendabulwa ko'nze temunsumbuwa
Jewadukila ki eyo ye kyeyakuwa
Ekyamaze nekiggwa nonzijukila
Ka faasi tewali
Menvu gaalibwa binyonyi
Kafooko ggambye tewali
Kukafuna you got to pay some fees
Chorus:
Love wajigalabanja
You took it for granted
Bonaabona
Nange Emabega Silida
Tolidamu kunfuna
Bonaabona 2x
Verse 3:
Ogamba ntinno oyisibwa bubi
Newelabira wali mu nsobi
Wanumya emirundi ejisoba Mu abiri
Kyoka nga bwenkugambako
Omutwe ogutunuza muli
Sikyalina Kissa ebyo byakoma luli
kubanga Olimba Nyoo you know how to pretend
Nali bw'omu so'gwe olinayo akakoosi
Akakuyambanga okuba zi plan
Mutima waleka gukutuse
Kyalaani kyagezaako nga buteleere
I gave you sweet love nga sagala ojulee
songa gwe kyobala kuba omalilize
Chorus:
Love wajigalabanja
You took it for granted
Bonaabona
Nange Emabega Silida
Tolidamu kunfuna
Bonaabona 2x