Batulya
buli lyrics - Testimony ziggy
Ayi
Yesu Chrisitu nolwarero lukede kangende mpatikane
verse
1
nkera
kumaliri buli lukede ngansaba katonda asumulure enjegere zebatega
abalya
mere ensolo ezikukuluma dunuya Elinga tanulu sikulimba yo enyigiriza kyali
wange okera ku mande gyokolera akadala
bakamenye
kaliba okyapa mugu okuta nfudu okuda gyobera okuda gyobera nga landlord enyumba
agigade enyumba agigade mukyala wo nabana bezinze otunulira omukyala nabana bo
webuza gyobalaza olwo bantu banobo baberawo bakuba kalyonso wulira gwe kyali wo
bwagamba mukyala wo bwomumpa nemuwasa yiiiii
chourus
Bantu
banaffe batulya buli nsolo busolo zitumalawo misege gyenyininyini gyegitukavula
ayi katonda tukusaba ojune x3
verse
2
wagenda
mbalogo oyagala bufumbo byagana buli kimu kyyagwawo osibira ewa Yesu nakuwa
omukisa wafuna namuzungu bujulizi bwo odukira ewa senga wo omubulireko laba
senga wo bwakukuluma tajja kuzala tajja muwasa ngabange bakyali kulujja misege
gyenyininyini gyegibatudemu abantu ngabano Yesu abogerako balungi kungulu
basikiriza naye nga Munda bajudde butwa wegendereze abakustiliza manya Yesu vva
kumisige
bazibu
abo bazibu nyo x2
chourus
Bantu
banaffe batulya buli nsolo busolo zitumalawo misege gyenyininyini gyegitukavula
ayi katonda tukusaba ojune x3
verse
3
Babala
engoye buli lwokyusa bokya ne church bantu bankwe nyo sebo boss abakozi
bokozesa begendereze temuba emisege taata pastor abakuli kulusegere begendereze
temuba ensolima Yudah kenyini yali kulusegere olwa Yesu yeyamuwayo laba omuzade
atta gwazala nomwa atta abamuzala lutalo lwampungu tulina okusaba Yesu Chrisitu
atukwatireko abomubutale nemuzakedi ffena tumusabe Yesu atukwatireko (mmm bajja kakasa balina emitima mibi nyo
nyo....)
chourus
Bantu
banaffe batulya buli nsolo busolo zitumalawo misege gyenyininyini gyegitukavula
ayi katonda tukusaba ojune x3