BX on Da Beat
Baby gal nice one ofuse ma lover
Ku lnsta ku WhatsApp onguzisa data
Onkubisa onsanyusa nva ku masadda
Nonkyawa kiba kigwo ono King Monada
Oli magical
Mu mutima gwange wamenyamenya nali nkaluba wamenya
You di ma pillow
Oli bedcover
Oli masuuka
Oli byona yegwe ambugumya
Baby yegwe ambugumya when the day is cold
Era yegwe ansanyusa nanteeka mu moods
Baby yegwe ambugumya
Baby yegwe anyimbira
Baby yegwe ambugumya Ambugumya
Ambugumya
Magical
Oli beautiful
Oli Magical
Laba onzinisa zigzag
Oli beautiful
Laba ontambuza nga zi Uber
Laa...
Pretty pretty Mama
Oli sweet ompomera
Ongejesa nga mata
Shaa...
Yegwe wekka my Umha
Sikuta, sikuleka, sikuvaako no matter
You're ma angel
Ngenda kutijisa nkufule ma motto
Ooh
Nfuse ki zonto
Naduse nemukika
Nafuse mu tooro
Ooh
Ndabye women naye gwe onyumira mu makka
Siyomba nabakyali naye ku gwe ntabuka
Wameza amalala nebbango kati mpanika
Bu ex bulumwa emitima jimenyeka
(You're ma butter
Oli ma butter
Silya mugatti nga tekuli butter)ร2
Magical
Oli beautiful
Oli Magical
Laba onzinisa zigzag
Oli beautiful
Laba ontambuza nga zi Uber
My baby gal ebyange nkuwadde all
Tofuluma circle love yo jimpe all
Address mpya tuve mubawalana
Energy Munji nkutwala wala
Onyiga massage ma baby gal
Oba nabiwooma any time
Akusinga ninja ninja
Ate naye taliyo taliyo
Ndabye women naye gwe onyumira mu makka
Siyomba nabakyali naye kugwe ntabuka
Wameza amalala nebbango kati mpanika
Bu ex bulumwa emitima jimenyeka
(You're ma butter
Oli ma butter
Silya mugati nga tekuli butter)ร2
Magical
Oli beautiful
Oli Magical
Laba onzinisa zigzag
Oli beautiful
Laba ontambuza nga zi Uber