IntroAli Breezy oli wa ggume,Oba olinze batuguleAh EeZzy the lyrical…Woooo!!!Verse IWaliwo abalinze batuguleWaliwo abalaba nga bya bbuleNga mitima jakaluba ba ggumeeh...Wenabyogela tebankimeAnyway…Naye nga ki ekiliwoMbalaba muyita yita eyo ekiroNaye kambuuze nga fala,Muba mulagawa?Ela obusajja ku kubo,Mwe mubuyitawa?Emitima mikalu muli ba ggumeMu curfew,Mbu emotoka muvuga nvugeRoad block muzimanyi,Mutema ntemeAkasajja wekakukwataOkasimba zzikeChorusHallooo…Muli ba ggumeJemuliii…Oba mulinze batuguleHallooo…Eh eh mwena abeggumeKili kitya eyo,Namwe abalinze batuguleHallooo…Muli ba ggumeJemuliii…Oba mulinze batuguleHallooo…Eh eh mwena abeggumeKili kitya eyo,Namwe abalinze batuguleVerse IITuli eno tunywa toreroNga wetulinda muzeyi atuteEno si after partyWabula before partyYeffe aba checking soundEmizindalo mu bbala jikyakolaAmachupa we count…ehWebanatugula go ganatumalaWebatukwata enkya tudayoEnkya tudayoNewebatugoba ffe tudangayoAkitegede kuba mungaloChorusHallooo…Muli ba ggumeJemuliii…Oba mulinze batuguleHallooo…Eh eh mwena abeggumeKili kitya eyo,Namwe abalinze batuguleHallooo…Muli ba ggumeJemuliii…Oba mulinze batuguleHallooo…Eh eh mwena abeggumeKili kitya eyo,Namwe abalinze batuguleVERSE 3Kawempe jetuva muli ba ggume,Oba mulinze batuguleMakindye muli ba ggumeOba mulinze batuguleNansana muli ba ggumeNatete mbabuuza,Muli ba ggume?kololo bugolobi bo ba ggumeMu curfew,Mbu emotoka bavuga nvugaRoad block bazimanyiBatema ntemeObusabajja bubakwataBabusimba Zzike...ChorusHallooo…Muli ba ggumeJemuliii…Oba mulinze batuguleHallooo…Eh eh mwena abeggumeKili kitya eyo,Namwe abalinze batuguleHallooo…Muli ba ggumeJemuliii…Oba mulinze batuguleHallooo…Eh eh mwena abeggumeKili kitya eyo,Namwe abalinze batuguleOutroLindako,Kyogamba bulijjo muyitayone dj nakuba akayimba nokazinakoKyogamba waiter,Aleta beer nomunywa nakoNga kati lwaki temutugambakoAh EeZzy the lyrical..Ali Breeezyyyy for shizzyyyyy
Share & Download Strictly Ugandan Music
Download & Share Strictly Ugandan Music
Ugamusic is a FREE Ugandan music sharing platform for artists, DJs, and fans.
- By Climate
- 17 July, 2021
- 1169 Views