intro
Abe Na un-un-uncle......Abex
Rymes....yeah...yes boss....
Beats kalaz....cheay
verse 1 [ Uncle]
Akalulu nze akawangude nze
akawangude.....winner
Nempanga nze ajiride yenze ajiride (Yes
boss)....eeeh
Nga mubade mwepika, naye amanyi nze abasinziza
Mutute yanafumba nga eva zaange hee, yanazala
nebatoto baange
Eno love degree degree bantikide degree maama
wooowe eee
chorus x1
Omwana mutute.....ono omwana
Na ebewaka mbagambye....ono omwana
Eeeh eee gwekilumye kimulume
eeh..eeehee....ono omwana Eeeh
Naye nze mutute...ono omwana
verse 2 [Abex Rymes]
say.....nze omwenge nanwa gwaki?
Aaah bwendaluka nanenya ani?
Oli omwana yampambako obwongo, omutima
agusundanga nayikondo
Ayaka akira kumafalanga, bwamwenya ebula
amufanana
Love yo nyingi yanoga! yambuuna buna nga
enoga!
Yongeza yongeza........
Yongeza yongeza tokendeza.....
chorus x1
Omwana mutute.....ono omwana
Na ebewaka mbagambye....ono omwana
Eeeh eee gwekilumye kimulume
eeh..eeehee....ono omwana Eeeh
Naye nze mutute...ono omwana
Verse 3 [Uncle & Abex Rymes]
Oh ooh ooh aaah ka
Leka tudigide tusanyuke, tudigide tukyamuke
tusanyuke
Leka tudigide, tukyamuke, tugide tusanyuke,
tukyamuke eeehhh
Leleleleliloooooooo oh ooh
Nze love empunziza, kuba bambi entuziza
Yanguwa yanguwa.....
Yanguwa yanguwa aah...
chorus x1
Omwana mutute.....ono omwana
Na ebewaka mbagambye....ono omwana
Eeeh eee gwekilumye kimulume
eeh..eeehee....ono omwana Eeeh
Naye nze mutute...ono omwana
END!!!!